Ebyobusuubuzi

Abe Mbaawo mu Ndeeba batabukidde ssentebbe waabwe olwokubagaana okuzimba

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2017

No comments

Bya Damalie

Abasuubuzi bembaawo mu Ndeeba bakayukidde Ssentebe wabwe olw’okubagaana okudamu okuzimba ebibanda byabwe ebyakutte omuliro nebigwawo omwatokomokedde emmaali yabwe.

Bano balumiriza Ssentebe wabwe n’olukiiko lwe okubaako ne kyebamanyi ku muliro ogwakwata akatale kano, nga guno gwabadde mulundi gwakutaano.

Kanasala w’ekitundu kino Edirisa Lwanga asasidde abasuubuzi abagiridwa emaali yabwe wabula n’asaba abakulembeze okolagana obulungi n’abasuubuzi bano okwejja mu mbeera gyebatubiddemu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *