Ebyobusuubuzi

Baddereva  mu paaka ye  Namayiba batisizza okwegungunga

Baddereva mu paaka ye Namayiba batisizza okwegungunga

rmuyimba

August 18th, 2015

No comments

File Photo: Baddereva ba Taxi mu lukunmwana

File Photo: Baddereva ba Taxi mu lukunmwana

Baddereva ne bananyini motooka mu paaka ye Namayiba batisizza okwegugunga balagge obutali bumativu kungeri nannyini paaka eno gyabayisaamu.
Banno bagamba nti tebakyafuna basabazze olwenkolla nnannyini paaka eno gyeyateekawo ebanyigirizza.
Badereva bagamba kublui Mmotoka eya buyonjo ereeta omusabazze mu paaka bagyijaako 3000 songa pikipiki bagyisolooza 2000 ekiretedde bano okugaana okuletayo abasabazze nekireeka badereva nga tebakola olwobutaba na batambuzze.
Banno bagamba singa embeera tekyukka bakwegungunga okusobola okufuna obwenkanya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *