Ebyobusuubuzi

Banna-uganda ensimbi bakyazitereka mu bikondolo.

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe.

Waliwo okunonyereze okukoleddwa n’ekizulibwa nga banna Uganda ebitundu nga 30% ensimbi zaabwe bazitereka mubikondolo na wansi wa mifaliso.

Kuno okunonyereze kw’akoleddwa eb’ekitongole ekikola ku by’emiwendo mu Uganda ekya Uganda Bureau of Statistics, nga bano bagamba nti wetagawo okusomesa banna-uganda obukulu bw’okutereka ensimbi mu bifo nga bank.

Twogedeko n’omukungu  okuva mu kitongole kino James Muwonge nagamba nti kizuuse nga abamu kubafaayo okutereke ensimbi baziteeka mu sacco za byalo.

Ono agamba nti kino kikonyezze ebyenfuna.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *