Ebyobusuubuzi

Eby’okwerinda mu katale biragaya

Eby’okwerinda mu katale biragaya

Ali Mivule

October 19th, 2015

No comments

File Photo: Abasubuuzi nga baali mukataale e'Gulu

File Photo: Abasubuuzi nga baali mukataale e’Gulu

Abasuubuzi abakolera mu katale akakulu e Gulu bemulugunyiza ku by’okwerinda ebiri yegeyege ku katale kaabwe.

Ku ntandikwa y’omwezi guno abasuubuzi abasoba mu 1000 abaali mu butale okuli Kakanyero ne  Kaunda basenguka nebadda mu katale kano.

Wabula nga bakakoleramu kati wiiki 2 zokka, abasuubuzi bemulugunya nti abantu abakyamu bamala gayingira katale kano awatali abakuba mu Mukono.

Joyce Loyom nga y’amyuka ssentebe w’abasuubuzi mu katale kano ategezezza nga bwebazze batuula n’abakulira ebyokwerinda ku katale kano okwongera obukuumi ku miryango naye nga ensonga tenakolebwako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *