Ebyobusuubuzi

NSSF yeetaga ba memba abalala obukadde butaano.

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Ndaye moses.

Ekitongole ekikola ogw’okutereke ensimbi z’abakozi ekya NSSF kitegeezeza nga bwekigenda okuteeka omulaka ku kwongera ku bungi bwabantu abatereke ensimbi mu kitavu kino mu banga ely’emyaka 5 egigya.

Twogedeko n’akulira ekitavu kino Richard Byarugaba,   n’agamba nti mu myaka etaano  beetaga abateresi abalala obukadde 5 okubeegatako.

Ono agamba nti mu kaseera kano abantu abalina emirimo 10% bokka bebatereka n’ekitavu kino, kyagamba nti tekimala.

Ono agamba nti mu kaseera kano  ekitavu kino kirina abantu obukadde 1.7 , wabula nga kubano emitwalo kinaana bokka bebaterekayo buli mwezi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *