Ebyobusuubuzi

Pulezidenti agenze Dubai kusakira uganda.

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2017

No comments

Bya samuel Ssebuliba.

 

Wetwogerera nga omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni mutaka mu United Arab Emirates ku bugenyi obw’enaku esatu  nga eno agenzeeyo kwetaba mu lukungana lwebyobusubuzi olwensi yonna olukwata ku Africa luyite annual global Business Forum on Africa.

Ono okugendayo yamaze kuyitibwa  mukulembeze we gwanga lino His Highness Sheik Mohammed Bin Rashid Al Maktoum.

Mulukungana luno abakulembeze kko ne banabyanfuna boogera ku ngeri ez’enjawulo ebyenfuna bya Africa gyebiyinza okukyukamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *