Emizannyo

FUFA evuddemu omwasi- Kati tutunuulidde CECAFA

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Rogers mulindwa

Omwogezi wa Fufa Rogers Mulindwa asabye banayuganda n’abawagizi b’omupiira obutaggwaamu essuubi  olw’ebyo byonna ebyaliwo ku lw’omukaaga oluwedde ,oluvanyuma lwa Cranes okuwanduka mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna.

Mulindwa ategezezza ng’omupiira gwa Uganda bwegukyaliwo era kati batunulidde empaka za Cecafa ezigenda okubeera mu kibuga Nairobi omwezi gwa November.

Ayongedde n’okwebaza omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni,abawagizi wamu n’abassaamu ensimbi olw’obuwagizi.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *