Olwali

Akooye amazzia amabisi

Ali Mivule

September 1st, 2014

No comments

House breaker

Ebibbisa abantu tebiggwa mu nsi eno,

Mu kibuga Lextington mu America, omusajja akwatiddwa lwakumenya nyumba ya Neyiba ng’ekimutwalayo kunaaba ku mazzi gookya

Ryan Carpenter  ayise mu dirisa okutuuka mu nyumba

Omusajja ono bw’abuuziddwa lwaki amenye enyumba ya Neyiba agambye nti abadde akooye okunaaba amazzi amabisi