Alipoota

Amazzi gamututte

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

floods in townOmugoba wa bodaboda abadde ayimiridde okumpi n’omwala amazzi gamututte.

Omusajja ono tategerekese mannya abadde ayimiridde ku luguudo lwa kafumbe mukasa.

Abeerabiddeko n’agaabwe  bagamba nti babadde bayimiridde okumpi n’omwala ku mulyango okuyingira mu ka paaka ka bassaja basajjabalaba.

Bano bagenze okulaba nga munaabwe asilittuka agwa mu mazzi.

Wetugyidde ku mpewo nga poliisi tennatuuka mu kitundu kino wabula nga n’abantu tebamanyiw ebatanidkira olwamazzi amangi