Amawulire

Bannamaggye bawandiisiddwa okufuna endagamuntu

Ali Mivule

November 13th, 2014

No comments

Bannamaggye abakaakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya Somalia olwaleero bawandisiddwa okufuna endagamuntu Bano abasoba mu 200 bawandiisiddwa mu disitulikiti ye Nakaseke Abajaasi bano baali tebawandiisibwa olw’ensonga nti baali ku mirimu era nga bakozesezza kaadi zaabwe ez’amaggye mu kubawandiisa Aduumira amaggye Gen Katumba Wamala agambye nti ayagala […]

UNRA ejeemedde Kaliisoliiso ku luguudo lwe Katosi

Ali Mivule

November 13th, 2014

No comments

Ekitongole ekikola ku byenguudo mu ggwanga kiziimudde ebyalagiddwa Kaliisoliiso okuyimiriza kkampuni y’aba China okukola oluguudo lwe Ktaosi Mukono Kaliisoliiso Irene Mulyagonja yalagidde nti kkampuni eno eya CICO eyimirizibwe era ereme kuddamu kuweeebwa mulimu gw akuzimba nguudo Wabula omwogezi w’ekitongole kya UNRA, Dan Alinange agamba nti […]

Eby’amakomera biranze- babegaanye

Ali Mivule

November 13th, 2014

No comments

Ensonga z’abakuumi mu makomera abatasaasulwa zikyalanda Olwaleero ab’amakomera bakomyeewo mu palamenti okunyonyola lwaki tebasasula bantu baabwe yadde nga tebagobwangako. Akulira amakomera  Johnson Byabashaija bino abiwakanyizza ng’agamba nti ssi kituufu era abantu bano tebabanja Aboogerwaako baali bakuumi e Kasese nga bali mu 250 nga bategeezezza  palamenti […]

Afumbye omwana we

Ali Mivule

November 13th, 2014

No comments

Poliisi ye Moroto etandise okunonyereza ku bigambibwa nti waliwo maama eyatokosezza omwanawe muntamu n’amutta ku kyalo  Nakapelimen . Akulira okunonyereza ku misango ku poliisi ye Moroto  John Omwony agamba baasindise dda basajja baabwe okuyigga kalittima ono akyaliira ku nsiko.   Poliisi yatuuse ewabadde enjego eno […]

Omusajja amazeemua kagoba

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Abayizi ku ssomero erimu mu Bungereza bakungaanye okwelorera ku musajja abadde yemala enyonta mu ngeri eyewunyisizza buli omu Omusajja ono abadde obute teri ategedde gy’avudde kyokka ng’olutuuse mu nimiro z’essomero lino n’agwa wansi n’atandika okwemalako enyonta Abayizi abangu bamukutte ku ssimu era kati ebifananyi bye […]

teri kwogera ludica

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Nanyini kafo akalirwaamu mu America afulumizza amateeka agawera abakozi be okukozesa ebigambi by’ekiyaaye Ono era aweze n’abakozesa olulimi lwebayita oluniga era ebigambo byonna n’abikuba ku lupappula lw’atimbye Mu ngeri yeemu ono aweze ebya bakozi abamala gakozesa ebigambo ebiboola abelian ekirwadde kya Ebola Kati manyi waliwo […]

Abadda mu za Wama mu bukyaamu baluguddemu

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Abayimbi abaddamu ennyimba z’omugenzi Elly Wamala nga tebafunye lukusa bakukubwa mu mbuga z’amateeka. Lydia Wamala ngono yomu ku bawala bomugenzi agamba nti ennyimba za Wamala zirimu obubaka era zisomesa abantu nga n’okuziddamu okuziyimba awatali kuweebwa lukuusa  kiwebuula ekitiibwa ky’enyimba zino. Bo abayimbi 15 abakkirizibwa okuddamu […]

ssibuli omu nti alina amazzi amayonjo

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Bannayuganda abaweza ebitundu 36 ku kikumi beebatasobola kufuna mazzi mayonjo Kamisona akola ku kubunya amazzi amayonjo mu byaalo mu minisitule y’amazzi Joseph Eyatu agamba nti disitulikiti ezisinze okukosebwa kwekuli Kiruhura, Bugiri, Lyantonde, Ssembabule ne Karamoja. Eyatu agambye nti abantu mu bitundu bino batambula engendo empanvu […]

Aba makomera babanja

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Abaaliko abakuumi mu makomera okuva e Kasese beekubidde enduulu nga bagaala kusasulwa olw’okugobwa mu bukyaamu. Ba ofiisa bano abawerera ddala 40 olwaaleero bategeezezza ababaka abatuula ku kakiiko akakola ku by’okwerinda nti baagobwa wakati w’omwaka 2007 ne 2008 naye nga tebafunye kiwandiiko kyonna. Bano nga bakulembeddwaamu […]

Ebya Pioneer bikyaali bizibu

Ali Mivule

November 12th, 2014

No comments

Ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority kigamba nti kyandiddamu okwetegereza endagaano gyekyakola ne kkampuni ya baasi eya Pioneer. Omwaka oguwedde, ekitongole kino kyadda omukono ku ndagaano ne pioneer egikkiriza okukola nga bw’esonda mpola ebbanja ely’obuwumbi 8. Akulira ekitongole kino Doris Akol agamba nti kkampuni eno […]