Ebyobulamu

Omusujja gw’ensiri gufuuse ensonga

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Wadde nga gavumenti eyongedde amaanyi mu kulwanyisa omusujja gw’ensiri, okunonyereza kulaga nti omusujja gukyayongera okubala bannayuganda embiriizi. Omukugu mu by’obulmu okuva mu ddwaliro lya  Princess Diana health center 4 mu disitulikiti ye Soroti Paul Ocmar agambye nti abalwadde ebitundu kyenda ku kikumi byebafuna Ono agambye […]

BBomu endala mu Nigeria

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Abantu 10 beebafiiridde mu bbomu ebalukidde ku kyuuma ekiwanda ensimbi kiyite ATM mu ggwanga lya Nigeria Abafudde bonna babadde mu lukalala nga bagenda kujjayo nsimbi. Abadde ne bbomu eno kigambibwa okuba ng’abadde agikwatidde mu baasa era n’atuuse ku bantu n’agibalula

Manchester United ekyalina olugendo

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Omutendesi wa tiimu ya Machester United Luis Van Gal agamba nti kijja kutwaala emyaka 3 manchester okudda ku ntikko gyeyali Ono abadde ayanukula ku mupiira wakati wa Man United ne Man City nga guno bamukuba emu nga takutteeyo Van Gal ow’emyaka 63 agamba nti lugendo […]

Abeeyambulidde mu Biiici bibawedde

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Abantu ababadde bakungaanidde ku lubalama lwa Mayanja nga bali bukunya babunye emiwabo oluvanyuma lw’eryaato okuyingizaawo abantu nga balina obubonero bwa Ebola Abantu bano babadde 16 nga bafirika okuva mu bugwanjuba era nga bagobedde ku mwaalo gwa masipalomas ogusangibwa mu ggwanga lya Spain Ababadde mu kuzannya […]

monitor eddizza poliisi

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Abakozi ba Kampuni ya monitor Publications olwaleero bongedde amaanyi mu kawefube w’okutumbula eby’obulamu mu ggwanga. Abakozi nga bakulembeddwamu akulira kampuni ya Monitor Alex Asiimwe wamu ne ssabapoliisi Gen Kle Kayihura benyigidde mu kuyonja ebitundu bye Nsambya naddala mu barracks ya Poliisi e Nsambya. Bano era […]

owapoliisi omutaviimu akwatiddwa

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

  Poliisi ye Bukomansimbi eriko omuserikale waayo gwekutte lwakutamirukuka nga ali ku mulimu. Silver Baligonja nga y’atwala poliisi ye Butenga y’akwatiddwa ku biragiro by’akulira ebikwekweto bya poliisi mu ggwanga  Andrew Felix Kaweesi. Kaweesi okusalawo bwati kyaddiridde okulambula ebitundu bye Bukomansimbi n’azuula nga abasinga ku basajjabe […]

Maama ayokezza muwalawe mu mbugo lwakusirika nga bamusobezzako

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

    Poliisi ye Lwengo eriko maama ow’emyaka 25 gwekutte lwakwokya muwalawe ow’emyaka 7 mu mbugo n’ekisiki ky’omuliro nga amulanga kusirika nga bamusobezzaako.   Cathy Nakitto alumiriza muwalawe okusirika obusirisi nga akalenzi k’emyaka 9 kamusobezzako era olw’obusungu n’amuteeka ogw’omukyoto mu mbugo.   Anonyereza  ku misango […]

Bbiya amusabidde mu swagga

Ali Mivule

November 6th, 2014

No comments

Omusajja avuze emmotoka butereevu okutuuka mu bbaala webasabira omwenge n’asaba eky’okunywa Gordon Milligan tatawaanye kusiba kuva mu motoka eno ng’ayiseewo buyisi n’emotoka ye okutuuka munda olwo n’asaba bamuwe ka bbiya Ababadde mu baala bakanyizza nduulu na kubuna  miwabo naye ng’omusajja abayisaamu mmotoka Kkyo ekizimbe mw’alese […]

Desire yetonze olw’ebifananyi by’obuseegu

Ali Mivule

November 6th, 2014

No comments

Omuyimbi Desire Luzinda aludde ddaaki neyetonda olw’ebifananyi bye eby’obuseegu ebyafuluma Mu bbaluwa gy’atadde ku mikutu gwa YIntaneti ogwa Facebook,  Luzinda agambye nti ebifaananyi bino  byasasanyizibwa omwagala we gw’aludde ebbanga ng’amwesiga , wabula n’amwefuulira. Ono akakasizza nti kyamazima ebifanannyi bino yabyekubisa mu kyama nga omuntu yenna […]

Ab’obubizzi basuze Luzira

Ali Mivule

November 6th, 2014

No comments

Abavubuka mukaaga abegattira mu kibiina kyabwe ekyabatalina mirimu ekya Jobless Youth basindikiddwa ku alimnda e Luzira. Omulamuzi wa kkooti ya city hall  Elias Kakooza asazizzamu okweyimirirwa kwabwe lwabutalabikako olutuula olwaggwa nga tebawadde nsonga yonna. Bano kuliko Norman Tumuhimbise ne Robert Mayanja nga kati baakudda mu […]