Ebyobulamu

Lunaku lwa Kabuyonjo mu nsi yonna

Ali Mivule

November 19th, 2014

No comments

Olwaleero lunaku lwa kabuyonjo mu nsi yonna. Mu Uganda abantu obukadde 11 ku bantu obukadde 34 beebatasobola kufuna mazzi mayonjo Okusinziira ku minisita akola ku mazzi n’obutonde bwensi Ephraim Kamuntu agamba nti kino kyekivuddeko n’endwadde ng’ekiddukano, ne Bilharzia n’omusujja gw’omubyenda guyite Taifoidi Minisita agamba nti […]

Ensonga z’omwana afiiridde ku KCCA zirinnye enkandaggo

Ali Mivule

November 19th, 2014

No comments

Minisita wa kampala Frank Tumwebaze avuddemu omwaasi ku nsonga z’omwana ayalinnyiddwa emmotoka ku KCCA. Tumwebaze ategeezezza nga bw’alagidde aduumira poliisi Gen Kale Kaihura okunonyereza ku nsonga eno era aveeyo ne alipoota , enasinzirwako okubonereza abalagajjalidde emirimu. Ono agamba nti okukwasisa amateeka mu kibuga kikulu naye […]

Museveni akubidde cranes essimu-abagumiza okukuba Guinea

Ali Mivule

November 18th, 2014

No comments

Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni  akubidde enkambi ya Uganda Cranes essimu e Morocco era n’abazzamu amaanyi. pulezidenti  awadde  omutendesi wa Cranes Micho Sredejovic ku bukodyo bw’okuwangula omupiira gwebagenda okuzannya n’eggwanga lya Guinea olunaku olwenkya era n’abawa amagezi  obutazanyira ku puleesa okusobola okumegga Guinea. Yye kapiteeni wa Cranes […]

Kiggala alemedde ku poliisi ye Kayunga

Ali Mivule

November 18th, 2014

No comments

  Poliisi mu disitulikiti ye  Kayunga etubidde n’omukazi kiggala ate nga kasiru. Omukwanaganya wa poliisi n’omuntu w’abulijjo mu district y’e Kayunga Samuel Masolo anyonyodde  nga ono bweyasangiddwa  ng’alina omwana omuwere era kiteberezebwa okuba nga yasumagiridde mu Taxi n’emuyisa weyabadde alina okuviiramu. Ye addumira poliisi mu […]

poliisi etabukidde aba 4AC

Ali Mivule

November 18th, 2014

No comments

Wabaddewo akavuvungano nga poliisi eremesa bannakisinde kya 4GC okuyingira munda mu kitebe  ky’e ggwanga lya Congo e Kololo nga baagala okukwanga omubaka wa Congo kuno ekiwandiiko ekibanja okutangazibwa ku kukwatibwa kwa munna FDC Sam Mugumya. Bano bakulembeddwamu omukwanaganya w’ekisinde kino Mathias Mpuuga nga era kuliko […]

Buganda Twezimbe efunye ekibanja ku Yintaneti

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olwaleero atongozezza ekibanja kya Buganda Twezimbe ku mukutu gwa yintaneti oba gyiyitte Website. Bw’abadde atongoza  ekibanja kino owek. Mayiga agambye nti ekigenderererwa kwekwongera okumanyisa abantu ba Ssabasajja naddala ababeera emitala w’amayanja emirimu egikolebwa mu Buganda omuli n’okwekulakulanya. Owek. Mayiga […]

Babulidde mu misooli

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Ekibinja ky’ab’oluganda ababadde balambula omusiri gwa kasooli mu America bayise poliisi lubaluba oluvanyuma lw’okubulira mu musiri Bano babadde balambula omusiri oguweza yiika 63 nga batandise okwebulako mpola okukkakkana nga basobeddwa Poliisi ekirungi etuuse mu budde n’ebakwataganya wakati mu ssanyu  

Cranes eri Morocco

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Tiimu y’eggwanga eya Uganda cranes yatuuse dda mu kibuga Casbalanca ekya Morocco gy’egenda okukwataganira ne Guinea. Tiimu eno wetwogerera ng’etandise okutendeka  nga yetegekera omupiira guno ogugenda okubaawo olw’okuna Omupiira guno gwegugenda okusalawo oba Uganda eyitamu okwesogga eza Africa Cup of nations oba Nedda Uganda yakona […]

Bannakenya beekalakaasiza

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Abantu 200 beebakalaasirizza mu kibuga kya Nairobi ekikulu, Nairobi oluvanyuma lw’abasajja okubuukira omukazi nebamwambula nga bamulanga kwambala nkunamyo. Abeekalakaasa bano babadde bakutte ebipande ebivumirira ekikolwa kino era nga batadde ekimuli mu kifo awabadde ekikola kino Wabula bano babadde beekalakaasa nga n’ekibinja ky’abasajja 20 beekalakaasa nga […]

abaana abatannatuuka- ensimbi zibulamu

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Gavumenti esabiddwa okwongera ku nsimbi z’essa mu kukendeeza omuwendo gw’abaana abazaalibwa nga tebannatuuka Omukugu mu nsonga z’okuzaala mu kibiina kya SAVE The Children Uganda Patrick Aliganyera agamba nti amalwaliro mangi tegalina byuuma bikola ku baana ba kika kino omuli ebikuza abaana ekibaviirako okufa Aliganyera agamba […]