Ebyobulamu

Oluguudo lw’eddwaliro lwayonooneka

Ali Mivule

September 18th, 2014

No comments

Bad roads

Abatuuze ku kyaalo Pachara mu disitulikiti ye Adjumani bakaaba luguudo lubi okutuuka ku ddwaliro lye Uderu health center II.

Abantu bagamba ntu oluguudo luno kati myaka 20 ng’oluguudo lufu kyokka ng’ababatwaala tebenyeenya

Oluguudo luno lulimi ekigoma wakati nga emmotoka zisanga obuzibu okutambula

Omu ku batuuze William Tabu, agamba nti abasinze okukosebwa beebakyala b’embuto nga bangi bazaalira mu kkubo.

Abatuuze bano okwemulugunya bakukoze basisinkanye abakulu okuva mu kibiina kya Cooperation and Research in Development (ACORD)