Ebyobulamu
Endwadde z’amaaso- Mulye emmere erimu ebiriisa
Okulya emmere erimu ebiriisa byonna kiyamba okulwanyisa endwadde z’amaaso
Atwala eby’amaaso mu minisitule y’ebyobulamu Dr. Steven Bubikire agamba nti endwadde z’amaaso zisobola bulungi nnyo n’okutawaanya abaana abato kavuna baba nga tebalya bulungi
Bino Dr.Bubikire abyogeredde mu nkambi ekubiddwa okukebera n’okulongoosa amaaso kko n’okutunda galubindi eri abazeetaga
Enkambi eno ekwatagana n’olunaku lw’amaaso