Ebyobulamu

Omulala afunye Ebola mu America

Ali Mivule

October 15th, 2014

No comments

Ebola in Liberia

Omusawo omulala akakasiddwa okuba n’ekirwadde kya Ebola mu ggwanga lya America

Kati abasawo babiri beebakafuna obulwadde buno nga bonna baakwata ku musajja enzaalwa ye Liberia eyafa ekirwadde kino ssabbiiti ejja

Yye akulembeddemu olutalo ku Ebola okuva mu kibiina ky’amawanga amagatte agamba nti ensi ezze emabega mu kulwanyisa obulwadde buno nga buli omu alina okusitukiramu.

Ekibiina ky’ebyobulamu ekyensi yonna kigamba nti abantu abakunukkiriza mu 4500 beebakafa ekirwadde kino mu bugwanjuba bwa Africa.