Ebyobulamu
Abasawo bebulankanya e Kyegegwa
Spiika wo lukiiko olukulembeera disitulikiti ye kyegegwa John Lugumaye Kalega alaze obweralikirivu olw’abasawo mu malwaliro ga gavumenti abasusse okwebulankanya nga ku mirimo.
Kino kidiridde abalwadde na bajanjabi mu dwaliro lya Kyegegwa heath centre 4 okwekubira enduulu eri abakulembeze mu disitulikiti ku butakolwako.
Kati Lugumaye agamba nti agenda kunonyereza ku nsonga eno era abanasongebwaako bakuggulwaako emisango.
mu dwaliro lino nga kino kiva ku basawo abasinga obungi okwebulankanya nga ku mirimo.