Ebyobulamu

Bagaba akaboozi okufuna ebyenyanja

Ali Mivule

November 20th, 2014

No comments

fishermen new

Ensonga za Mukenenya ku bizinga yyo ekutte wansi ne waggulu

Kati nno abakyala abakola ku myaalo kizuuliddwa nti bangi okufuna ku byenyanja bino basooka kwebaka na basajja ababivuba.

Bino byatuuddwa ab’ekibiina ky’obwa nnakyeewa ekikola ku bya bavubi ekya Uganda fisheries and fish conservation Association ekikolera e Kasenyi ku mwaalo.

Akulira ekibiina kino Seremos Kamuturaki agambye nti bakizudde nti abatunda ebyenyanja bangi naddala abakyaala abalina okuva gyebali ng’njogera y’ennaku zino bweri okufuna kyebagaala