Olwali
Katemba
Katemba taggwa mu nsi muno.
Mu ggwanga lya America, kkampuni emu ekoze ekipipa bya kasasiro mu kifanaanyi ky’okusajja ng’ayambadde engoye ez’omulembe
Kkampuni eno ekoze engoye endala z’etadde ku bud dole era nga kino kisanyukirizza ddala abantu.
Abamu ku bantu abalabye ku bipipa bino bagamba nti basoose kulowooza nti walwo omusajja abadde alaalidde u kipipa kyokka kibaweddeko okusanga nga ddole eyambadde engoye z’ebeeyi y’elimu
Yye eyakoze omulimu guno agamba nti musanyufu nti engoye ze zisobodde okusasamaza abantu