Ebyobulamu

Ab’endwadde ezitawona tebaggwaamu ssuubi

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

Hospice

Abantu abalina endwadde ezitawona basabiddwa obutaggwaamu ssuubi bagende mu malwaliro okufuna obudabuudibwa

Omukulu mu kibiina kya Hospice Africa Uganda, Dr. Eddie Mwebesa agamba nti obujjanjabi buno buzze buleetebwa amalwaliro agatali gamu kyokka ng’abalwadde bano abagendayo  batono ddala.

Dr. Mwebesa agamba nti abalina endwadde nga mukenenya beetaga okuyambako ennyo .