Ebyobulamu
Bannayuganda tebamanyi kusenya mannyo
Bannayuganda abaweza ebitundu 80 ku kikumi beebatamanyi nsenya ntuufu ey’amannyo
Dr. Siraje Nsubuga okuva ku ddwaliro e Kibuli agamba nti endwadde z’amannyo ezisinga era ziva ku nsonga y’aboa batamanyi kusenya
Dr Nsubuga agamba nti abantu bwebaba basenya bakozesa amaanyi mangi nebakosabukosa ekibuno