Ebyobulamu

Kkooti ekkirizza omusajja attibwe

Ali Mivule

May 1st, 2015

No comments

Man to die

Kkooti mu ggwanga lya SouthAfrica eriko omusajja gw’ekkirizza okwetta olw’obulumi obungi bw’alimu

Kkooti etude mu kibuga Pretoria esazeewo nti Robin 65, alina obulwadde bwa kokoolo akwata ebitundu by’abasajja eby’ekyama attibwe ng’abasawo bakikola mu ngeri etta obulumi n’ayitirayo

Omulamuzi agambye nti omusawo akola ku musajja ono nebw’anamutta taggulwangako emisnago kubanga akkiriziddwa okukikola okutaasa omulwadde we obulumi obususse