Ebyobulamu
Abakyala abazadde bakweka emibiri
Kizuuliddwa nga abakyaala abasinga bwebamala okuzaala bwebakweka emibiri gyaabwe, nga tebaagala kubalaba.
Ebiseera ebisinga abakyala bangi nga tebanazaala babeera nga nyo ku mikutu gya yintanet olw’okubeera ababoobevu.
Wabula ebiseera ebisinga oluvanyuma lwokuvaamu ekiwanga, bangi basangula nebifananyi byaabwe ku yintaneti.
Abakyaala bano bagamba okuva bwekiri nti baba bafunye mugaba ku mibiri gy’abwe, baba tebakyalabika bulungi nga tebalaba lwaki baba balabikira mu mikutu gy’amawulire egy’enjawulo.
Dala obuto buwoomya tooke.