Ebyobulamu
Okunywa amazzi kurungi
Okunywa amazzi buli omu akimanyi nti kulungi eri obulamu naye obadde okimanyi nti okunywa amazzi ng’enyonta ekuluma nnyo kyongera okweseza obwongo
Abanonyereza okuva mu Bungereza ne America bagamba nti omuntu bw’aba awulira enyonta n’anywa amazzi, obwongo bwe butandika okulowooza amangu ennyo okuva ku ssaawa eyo
Bano kuzuula bino betegerezza abantu 34 nga balina emyaka 29
Abakoleddwaako kunonyereza balagddwa pobutanyw amazzi okumala akabanga ate era nebalagirwa okunywa amazzi olvanyuma lw’okulumwa enyonta
Bano era bawereddwa nekubyokulya ebyabayambye okubaleeta ennyonta
Kyazuuliddwa nti obwedda abanywa amazzi ng’obwongo butandika okwesera.