Ebyobulamu
Kokoolo osobola okumuzuula nga bukyaali
Abanonyereza bazudde enkoal enayamba abakyala okumanya nti balina kokoolo nga bukyaali
Abanonyereza bano okuva mu ssomero lya National Cancer Institute mu America bagamba nti mu nkola eno omukyala asobola okumanya oba alina kokoolo w’amabeere oba owa nabaana
Abakugu bano enkola eno ebaamu okukebera omusaayi ssinga enakozesebwa kijja kuyamba okukendeeza ku bakyala abafa kokoolo kubanga kijja kuba kyangu okuzuula omulwadde era batandike okumukolako
Wabula enkola eno esobola kukozesebwa ku bakyala abali waggulu w’emyaka 50.