Ebyobulamu

Okwerabira kirabika

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Dementia

Abakugu bakizudde nti okulaga omuntu ekifananyi ky’omuntu gw’aludde okulaba kisobola okuyamba okutegeera oba omuntu alina obulwadde bw’okwerabira .

 

Abazudde kino beebannasayansi mu ggwanga lya America abagamba nti kino kiyinza okuyamba okukendeeza ku muwendo gw’abantu abafuna obuzibu ku bwongo omuli okwerabira n’obutategeera mangu bintu.

Yadde embeera eno bw’etuuka ku Muntu tewona, abasawo bagamba nti ssinga kimanyika nga bukyaali , omuntu asobola okwefaako ng’amira eddagala.

 

Abazudde bino tebabiggye mu banga nga bafunye abantu 30 nebabalaga ebifaanyi by’eyali omumbejja Diana , n’eyali omukulembeze w’eggwnaga lya America J.F Kennedy naye nga tebabategeera