Ebyobulamu
Batono abagemebwa
Abakugu mu nsonga z’abaana bakutandika okubangula abantu ku kalungi akali mu kugema abaana
Kino kigendereddwaamu kukendeeza muwendo gw’abaana abatagemebwa
Mu ggwanga lyonna, abaana emitwalao 50 ssibagemese era nga bali mu bulabe bw’okufuna endwadde ezenjawulo
Akulira ekibiina ekigatta abasawo b’abaana, Dr Jane Achan ategeezezza nga kawefube ono bw’agenda okuva mu kampala n’oluvanyuma ebune ebitundu by’eggwanga ebitali bimu