Ebyobulamu

Endwadde y’omutima mu banene

Endwadde y’omutima mu banene

Ali Mivule

August 14th, 2013

No comments

heart

Abaana abazaalwa abazadde abayitiridde obunene bali mu bulabe bw’okufuna obulwadde bw’omutima

Abanonyereza mu ggwanga ya Scotland bagamba nti abaana ebtundu 35 ku kikumi beebafa endwadde y’obutima ng’abasinga bamala kukula era nga kizibu okutegeera gyebaggya obulwadde buno.

Bulijjo wabaddewo ebigambibwa nti obulwadde bw’omutima busobola okuva ku muzadde okudda ku mwana nga kati kino kikakasiddwa

Mu ggwanga lya Bungereza, buli lw’osanga abakyala 5 omu ku bbo aba munene muzibu