Ebyobulamu
Okutangira abaana okufuna mukenenya
Enkola anayamba abakyala abalina akawuka ka mukenenya okukasiiga abaana baabwe etongozeddwa mu buvanjuba bw’eggwanga
Mu enkola eno emanyiddwa nga Option B plus,abakyala bakussibwanga ku ddagala nga embuto za wiiki 14 okutuukira ddala nga bazadde
Ng’atongoza enkola eno, omukoomukulembeze w’eggwanga Janat Museveni asabye abantu okukoma okumala gakyakala nga tebeekuuma ekyongedde obulwadde bw amukenenya.
Ng’ali ku mukolo gwegumu, minister mubeezi akola ku by’obulamu ebisookerwaako, Sarah Opendi agambye nti ebkola neo bakakafu nti yakuyamba okutaasa abaana obulwadde bwa mukenenya.