Ebyobulamu
Cholera mu bukiikakkono
Waliwo okutya nti ekirwadde kya Cholera kyandilumba abomu district ye Amuru
Omubaka w’essaza lye Kilak, Gilbert Olanya asabye ministry y’ebyobulamu okwanguw aokuddukirira abantu ng’ekizimba tekinnasamba ddagala
Omubaka ono ategeezezza palamenti nti amataba agaava ku nkuba eyamaanyi mu kitundu kino naddala ku kyaalo Llego mu distrit ye Atyak yaleka abantu bali bubi
Amazzi galegama nenzizi nezikyafuwala kale nga waliwo obwetaavu b’wokuddukirirwa
Ono agamba nti waliwo abantu abalwadde edda nga tebagaala kufiirw abalala