Amawulire
Ekikopo ky’omupiira ekyensi yonna kituuse mu uganda.
Bya samuel ssebuliba
Wetwogerera nga ekikopo ekya world cup kimaze okutuuka mu uganda, era nga e enyonyi ekireese etonye ku kisaawe enteb edakiika ntono e mabega.
Kino okutuuka mu uganda kivudde mu gwanga lya south Africa gyekibadde ku lugendo lw’okulambula nsi ezisoba mu 90 nga ne uganda mwogitadde.
Kati guno mulundi gwa 9 nga ekikopo kino Kituuka mu uganda
kati bwekiva wano kigenda butereevu mu maka gobwa president e Ntebe omukulembeze we gwanga akyanirize.