Ebyobulamu
Quinine alemeza
Kizuuliddwa nti empiso za Quinine ezikubwa abantu zeezimu ku bintu ebisinga okulemeza abantu naddala abaana.
Kigambibwa nti abantu ebitundu 40 ku kikumi eky’abalemera ku ngeri ezitategerekeka baba bakubiddwa mpiso zino
Omusawo omukugu, Dr Michael Mukasa agamba nti ssinga eddagala lya quinine likozesebwa bubi ku muntu, asobola okulemala.
Dr Mukasa agamba nti abazadde bangi bapapiriza okusaba nti abaana baabwe bakubwe empiso naye nga tebamanyi kyebereetera