Amawulire
Ekimotoka ky’amafuta kikutte omuliro e Naalya
Bya Ritah Kemigisa
Ekimotoka ky’amafuta ekikutte omuliro, ku Northern bypass oluvanayuma lwokutomeregana ne mmotoka endala ebadde eyisa.
Akabenje kano kagudde okumpi nenkulungo ye Naalya, ku Metroplex Malla.
Tekinategerekeka ku banatu ababadde mu mmtoka zino, wabulanga agavaayo galaga nti ekimotoka kyamafuta akikutte omuliro nekiteta amu masekati goluguudo, emisana gano.
Katai akaulira poliisi yabazinya mwoto Joseph Mugisa agambye nti badusse za mbwa okutukayo, okutakiriza embeera.