Amawulire
Banakyewa banyiivu olw’olukiiko lwaba ttaaba
Bya Ndaye Moses
Ebibiina byobwanakyewa ebitakabanira etteeka lya ttaaka okulba nti litekebwa mu nkola, bikukulumidde gavumenti olwokukiriza amakampuni agakola taaba, okutuuza olukiiko okubaako byebateesa ku mirmu gyabwe.
Omukwanaganya wemirimu mu kitongole kya Health Communication Alliance Richard Baguma agambye nti kino kikontana ne tteeka erya control tobacco.
Ekibiina kyabakaozi mu nsi yonna, ekya International Labor Organization kigenda akutuula aokutanadika nolunnaku lwenkya, okulaba ebizbu ebiri mu makampuni ga taaba mu Uganda.
Baguma kino akivumiridde nagamba nti namakampuni ga ttaaba gegataddemu ensimbi, okutekateeka olukiiko luno, nga lulubiridde kuyamba kampuni zino.