Amawulire
Owa Boda boda abbey omusabaze emitwalo 3
Bya Abubaker Kirunda
Poliisi mu district ye Luuka ekutte owa Boda boda nga kigambibwa nti yakaidde customa we namubba.
Omukate ye Amuza Kowa owemyaka 35, ngabadde akolera mu Kaliro.
Ono baamukwatidde ku stage ye Bukova mu gombolola ye Bukoma, mu district ye.
Okusinziira ku ssentebbe wa sitaagi eno, George Mudungu owa boda boda ono Alaina engeri, gyeyakutte mu nsawo yomusabaze nabbamu emitwalo 3.
Kti omusabaze yamuwazewaze okumutuusa ku stage eno ebadde okumpi.
Kati aba boda boda bamukwasizza poliisi.