Ebyobulamu

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Shamim  Nateebwa

Minisitule y’ebyobulamu ekakakasizza nga bwewaliwo okweyongera kw’ekirwadde kya Bilharzia naddala mu bantu abalinaanye enyanja, nga kivudde ku buligo obubafumbekeddemu.

Okusinsinziira ku minisita webyobulamu Dr Jane Ruth Acheng, ekirwadde kino kittira ddala.

Agambye nti wadde gavumenti eriko bingi byekoze okukirwanyisa okukimalwo, kikyaliwo.

Ebirwadde ebiralala ebitunulirwa ngebitonotono, River Blindness naye yeyongedde.

Mungeri yeemu aambye nti basobodde okulwanyisa ekirwadde kya trachoma, nekindeera mu district 49 kwezo 50 zebalubirira.