Ebyobulamu

Abalwadde b’amannyo bangi

Ali Mivule

December 10th, 2013

No comments

Dental

Abantu 5000 abalina obuzibu ku mannyo beebagenda okujjanjabibwa ku bwereere mu nkambi ekubiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago

Enkambi eno etegekeddwa aba Rotary clb Kampala north n’aba NSSF

Akulira essomero ly’abalwadde b’amannyo, Dr Liuos Muwazi agamba nti obuzibu obuzibu bw’amannyo bwa maanyi kyokka nga tebufiiriddwaako

Agamba nti abantu ebitundu 61 ku kikumi  balina ebizibu ku manyo gaabwe nga ku bano ate ebitundu  ebibuno byaabwe bibi