Ebyobulamu
Okusenya amannyo kuziyiza obuwuka
Abakugu mu by’obulamu bagamba nti ekisinze okuvaako abantu okulwaala amaanyo bwebutamanya kusenya.
Omusawo mu ddwaliro e Mulago, Dr Charles Kasozi agamba nti okusenya mu ngeri etali ntuufu kukosa ekibuno n’amannyo genyini era nga kyabulabe n’okusingako omuntu atasenya
Dr Kakooza agamba nti ate abalala balwaawo okusenya olwo amannyo gaabwe gegafuna obuwuka.
Ono agamba nti omuntu asaanye okumala eddakiika bbiri wakiri ng’asenya amannyo n’okulongoosa ekibuno
Kino era dokita agamba nti tekiriiko nti kanoa kasenya keekakikola nga buli kasenya katukuza amannyo