Ebyobulamu

Okulambula malwaliro kugonze

Ali Mivule

January 30th, 2014

No comments

Rukahana

Minisitule ekola ku byobulamu efunye bu baasi 12 obugenda okuyambako mu kutambuza abasawo

Bugenda kusindikibwa mu bitundu by’eggwanga byonna 12.

Mu ngeri yeemu bu kabangali obulala 7 obugenda okukanikanga ebyuuma by’amalwaliro ebinaava bifunye bizibu.

Bugenda kukola mu bitundu byonna eby’eggwanga nga mu bamu ku bagend aokufuna mu kuliko Arua, Gulu, kabaale n’endala.

Minista w’ebyobulamu Dr Ruhakana Rugunda ategeezezza nti babadde n’obuzibu obulondoola embeera mu malwaliro olw’entambula kyokka nga kino kyakukoma.