Ebyobulamu
Ekiremesa abaana kizuuliddwa
Abakugu mu nsonga z’okuyonsa abaana bagamba nti bafunye eky’okuddamu eri abaana abatayagala kuyonka
Bano bagamba nti abaana bangi bagaana okuyonka olw’ensonga nti ennimi zaabwe ziva tezitambula
Abasawo bano wansi w’ekibiina kya NCT bagamba nti kino kikolebwa mu ggwnaga lya Bungereza ate nga ssikizibu lwakuba nti kyetaaga okwongera okusomesa abantu.
Wabula bbo abasawo abazaalisa bagamba nti okusiba olulimi lw’omwana kiyamba kyokka nga kirina kusooka kukakasibwa nti olulimi olwo lwelulemesezza omwana oyo okuyonka
Olulimu lw’omwana okwesiba nga tasobola kuyonka kiva kasusu akali wansi w’olulimi akegatta ku mumwa okuba nga kampi.
Embeera eno evaako abaana okulemererwa okuyonka