Ebyobulamu
Mulago teri basawo
Eddwaliro ekkulu e Mulago lyetaaga abakozi abalala bweriba nga lyakulongoosa mu mpereeza y’emirimu
Akulira eddwaliro lino Dr. Byarugaba Baterana agamba nti tebalina basawo bakugu bamala ng’abaliwo kati bakola nnyo era emirundi egisinga baba bakoowu
Byarugaba agamba nti eno y’ensonga lwaki n’abalwadde tebabawa budde bumala naye nga ssi bwebandikyagadde