Ebyobulamu
Kokoolo w’olususu yeeyongedde
Obulwadde bwa kokoolo w’olususu bwongedde okutabukira abali e Bunmgereza nga bwekubisizzaamu emirundu etaao mu myaka 40 egiyise
Abantu omutwaalo gumu mu enkumi ssatu beebalina obulwadde buno okuva ku bantu lukumi mu lunaana ababulna mu myaka gy’esanvu
Abamu bagamba nti kino kivudde ku bantu okumanya ebisingawo ku bulwadde buno nebadukira mangu mu malwaliro
Kokoolo w’olususu yoomu ku kokoolo akulira mu misinde gya yiriri mu nsi yonna