Ebyobulamu
Abasajja babba eddagala lya bakyala baabwe
Omuze gw’abasajja abalina obulwadde bwa mukenenya okubab eddagala lya bakyala baabwe gutandise okweralikiriza ab’ebyobulamu
Abasaow ku ddwaliro kya Bardege health center three bagamba nti abasajja bangi bakoma kwekebeza olwo nebatandika kugabana eddagala ne bakyaala baabwe ate ng’abamu babba ekitereke kyokka
Omu ku babangula abantu ku kirwadde kino,Alice Adoch agamba nti kati kyebakola kunoonya basajja abeekebeza nebabakasa nti balina ekirwadde okuviira ddala mu maka gaabwe