Ebyobulamu

Okulya ekitono kikendeeza sukaali

Ali Mivule

May 16th, 2014

No comments

 

Okulya ebijjulo bibiri olunaku kiyamba okukendeeza ku bulwadde bwa sukaali

Abanonyereza okuzuula bino bekenyezza abantu 27 beebatadde ku bijjulo bibiri olunaku n’abalala abalidde ebijjulo bisatu naye nga bitonotono.

Kyazuuliddwa nti abantu abalya ebijjulo bibiri bakozze ne sukaali mu mibiri gyaabwe n’akendeera okusinga ku banaabwe abalidde ebijjulo ebisatu oba ababadde balyankuza

Abakugu bamaliriza nga bagamba nti kyandibadde kirungi abantu nebalya kingi omulungi gumu okusinga okulyankuza