Amawulire
2 bafudde
Abantu babiri baafiruiddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku Frobil ku luguudo oluva e Bukoto okudda e Ntinda
Akabenje kano kabaddewo enkya ya leero omugoba w’emmotoka kika kya Nadia no. UAN 597S bw’ewabye n’etta abatambuze babiri
Abagenezi tebategerekese mannya kyokka nga basajja abateberezebwa okubeera wakati w’emyaka 30 na 40.
Akulira entambula y’ebidduka ku poliisi ye kiira Steven Ssande agamba nti Dereeva abadde avuga atamidde
Ssande agamba ntio Dereeva ono ategerekese nga Joshua Ampairwe wakuvunaanibwa misnago gyy’okuvugisa ekimama, okuvuga n’atamidde n’ettemu.