Amawulire
Abaana 3 bafudde oluvanyumwa lwókulya Obutwa
Bya Abubaker Kirunda,
Abaana 3 bafudde oluvanyuma lwokuliira obutwa mu mmere.
Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Nalende mugombolola ye Bulange e Namutumba district.
Okusinzira ku kansala Augustine Mulondo atutegezeza nti omu ku baana afudde kyajje atuusibwe mu ddwaliro.
Agambye nti abaana bano babadde babeera ne jjaajaabwe era nga naye ali bubi oluvanyuma lwokulya ku mmere eno
Poliisi ye kitundu etandise okunonyereza kunfa ya baana bano.