Amawulire
Abaana bana bafiiridde mu Muliro e Namayingo
Bya Abubaker Kirunda,
Abaana 4 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu muliro okugutte enyumba mwebabadde .
Enjege eno egudde kukyalo Lubaki mugombolola ye Siguru mu Namayingo district.
Sentebe wa LC3 Marobe Wabusuma agambye nti omwana omu yekka yasobodde okudduka naye banne bana bafudde.
Abafudde batemera wakati womwaka gumu nomukaaga.
Abamu ku bafudde ku badeko Ojambo Mukuba, Ronald Sanya ne Prossy Nabwire