Amawulire
Abantu 4 babakutte n’ebicupuli
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi ye Lira eriko abasajja 4 bekutte, bwebasangiddwanga ne dollar za America enjingirire ne paounda za South Sudan.
Abakwate kuliko Okot Ambrose, Odongo Sam, Otia Martin ne Aleny Andrew, nga polisi egamba nti wlaiwo eyabatemezaako era nebakola ekikwkeweto nebabakwata.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya North Kyoga David Ongom agambye nti bazudde nti bano balina ekibinja ekinene, kyebakola nakyo era okunonyereza kukyagenda mu maaso.
Bano bagnda kusimbbw amu kooti.