Amawulire
Abasawo b’ekinnansi bawerebwe
Akakiiko ka palamenti akakola ku nsonga z’ekikula ky’abantu kagaala wabeewo emmeeza eyetongodde okukola ku nsonga z’abaana abasaddakiibwa
Ababaka bano bagamba nti emisango gy’okusaddaaka abaana gyaddala kale nga wandibaddewo okuyimukiramu okulaba nti kyonna ekisoboka kikolebwa okubikendeezako
Ng’ayogerako eri bannamawulire, akulira akakiiko kano Margret Kyomuhangi era agamba nti abasawo b;ekinnansi basaanye okuwerebwa kuanga beebakulembeddemu okutuma abantu okusaddaaka abaana
Ono era akakiiko k’akulira ayagala kawere abasawo b’ekinnansi.