Amawulire
Abasiika capati bekozeemu ekibiina
Bya Prosy Kisakye
Abasiisi ba chapatti mu gombolola ye Nakawa bekozeemu ekibiina okwerwanako ku mateeka, KCCA geyagala okubaletako.
Bano babadde n’okutya nti eteeka lya KCCA erikwata ku batembeeyi mu Kampala, teribogerako.
Bawakanyiza Nekyokusasula omusolo ogwe nnusu 200 buli lunaku eri KCCA.
Sentebe w’ekibiina kino Abdul Rahuman atutegezeza ngekibiina kino bwekigenda okubayamba nokwekulakulanya.