Amawulire
Abasubuzi balajana egwanga obutalizaayo mu muggalo
Bya Ndhaye Moses
Abaddukanya zzi business entonotono basabye gavumenti obutazaayo gwanga mu muggalo guli omukambwe, ngogwaliwo omwaka oguwedde.
Bano bagamba nti waddenga emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe gyongedde okulinnya, kinaaba kibi nnyo eri ebyenfuna okusiba abantu bonna obutakola.
Wetwogerera ngomukulembeze we’gwanga yaggala entambula eyolukale okuva mu disitulikiti emu okudda mu ndala.
Wabula ssnekulu wa Federation of small and medium –sized enterprises Uganda ekibiina ekigatta aba business entonotono John Walugembe agambye nti kinaaba kikymu kubanga gavumenti yalemererwa nokuwagira abasubuzi okwedabulula.